Gwasembayo by Ntaate

Share this post!

Gwasembayo by Ntaate MP3 Download Gabie Ntaate splashes the music scene with a 2019 voyage on the soul gospel hill song, “Gwasembayo”.

Gwasembayo by Ntaate MP3 Download Audio

Ugandan gospel artist Gabie Ntaate delivers “Gwasembayo,” a soul-stirring anthem of faith reminding believers that God’s sovereignty remains unshakable through life’s trials.

With powerful lyrics affirming that “Mukama tewaliyo akuddamu” (God’s decisions have no answer above them), Ntaate combines mesmerizing vocals with a deeply comforting message of trust and perseverance.

This spiritually enriching track offers listeners solace during difficult seasons, making it perfect for prayer, reflection, or moments needing encouragement.

Download “Gwasembayo” by Ntaate in MP3 now, enjoy high quality sound, and let this uplifting Gospel anthem strengthen your faith today.

Gwasembayo by Ntaate Lyrics

Tuleme kwerabira mangu
Nti mukama tatulekulira
Nti era amanyi galina bwajja’yo ayita nago
Tuleme kwerabira mangu
Nti byetuwulira abiwulira
N’obulumi bw’oyitamu
Amala kubupima oba obusobola

Tulwazanga
Twemulugunya
Twefulira ddala
Abategera embeera okusinga oyo eyagisa munkola

Tufiirwanga twekubagiza
Twefulira ddala abalumiddwa okusinga oyo taata atulaba mubulumi
Nga naye tulina kusaba
Nti kyetukozeko tukoze
Naye ate gw’asembayo
Okusalawo kwo mukama tewaliyo akuddamu
Tujjanjabye tufubye naye ate gw’asembayo
Obusawobwo gwe mukama tewaliyo abuvuganya

Tuleme kwerabira mangu nti omulabe ye amulabisa maaso (Amulaba na maaso ye)
Nti era amulaba wayimiridde nga akukuba obusaale
Tuleme kwerabira mangu nti yabuyimiriranga mu maaso
Nga gwe oli eyo olya butaala
Anti osomose okuffa n’okuziyira

Tulwazanga twemulugunya
Twefulira ddala abategera embeera okusinga oyo eyagisa munkola (okusinga yee)
Tukaabanga, twekubagiza, twefulira ddala abalumiddwa okusinga Yesu atulaba mubulumi
Nga naye tulina kusaba
Nti kyetukozeko tukoze naye ate gw’asembayo
Okusalawo kwo Mukama tewaliyo akuddamu (yesu)
Tujjanjabye tufubye naye ate gw’asembayo
Obusawobwo gwe Mukama tewaliyo abuvuganya (uh uh uh)
Nti kyetukozeko tukoze naye ate gw’asembayo
Okusalawkwo Mukama tewaliyo akuddamu
Tujjanjabye tufubye naye ate gwe asembayo (yegwe nantamegwa)
Obusawo wo bwo gwe mukama tewaliyo akuvuganya

Kyetukozeko tukoze naye ate gw’asembayo (taata wange)
Okusalawokwo Mukama tewaliyo akuddamu
Ffe’no tujjanjabye tufubye naye ate gw’asembayo (Ngezako naye gwe asembayo)
Obusawobwo gwe Mukama tewaliyo abuvuganya

Download Gwasembayo by Ntaate MP3 free. Enjoy this soul-stirring Ugandan Gospel anthem in high quality audio. Fast, easy download available now!

Gwasembayo by Ntaate MP3 Download Audio
DOWNLOAD NOW


Share this post!

Velnera Solis
Velnera Solis
Staff Writer & Music Industry Analyst at iPROSONG
Velnera Solis is a professional music journalist and model at iPROSONG covering African music, artist releases, streaming platforms, and entertainment industry trends. Her reporting focuses on artist growth, digital music monetization, and global streaming success. Her work helps readers discover new talent and understand the business behind modern music.
Areas of Expertise: African Music • Afrobeats • Music Industry • Streaming Platforms • Artist News • Entertainment Business.